Jeremiah 31:20

20 aEfulayimu si mwana wange omwagalwa,
omwana gwe nsanyukira?
Wadde nga ntera okumunenya
naye nkyamujjukira.
Noolwekyo omutima gwange gumuyaayaanira;
nnina ekisa kingi gy’ali,”
bw’ayogera Mukama.
Copyright information for LugEEEE